Notas del episodio
Nga omukessi waffe amaze okubega aba Japaani okumala ebbanga eriwera, olutalo lubalukawo era akimanya nti eyamwalula essiridde anti aba Japaani baali bamaze okumugwaamu. Wano alina kugumya mbiro nakukozesa obukodyo obw'ekika ekyawaggulu okusobola okudduka ku ba Japaani.
Palabras clave
lugandaluganda audio booksobutabo mu lulimi olugandaluganda radio podcastobutabo bwo lugandalearn lugandaread luganda booksluganda books podcastEKN KawereNketta Mu Bizinga