Zinunula Omunaku EP19: Mbego Mmuf...
Zinunula Omunaku EP19: Mbego Mmufumita n'ava mu budde

Luganda Radio Podcast by Martin Muganzi

Episode notes
Oluvannyuma lwensitaano ereka Zinunula nga omutwe gwetoloola olwebisago ebingi byeyafuna, anoonya amaanyi agasembayo oba agomubuto nga Mbego akooyedde ddala, namukasukira effumu eriyita mu ngabo nerikwata Mbego ppaka wansi be-ddu.