Nkyalira Walumbe Ettanda EP11: Ekizinga Amakula n'Amajankunene Gaakwo
Luganda Radio Podcast por Martin Muganzi
Notas del episodio
Bannaffe essanyu ly'ajula okubatta nga batuuse kukizinga okujjudde ebibala ebiwooma okufa, ate nga tekuli bibatawanya. Era basuubira nti banaasisirako awo akabanga naye nno waaliwo Amajankunene Gaakwo agaali gateetaagako bagenyi.