Nkyalira Walumbe Ettanda EP10: Ek...
Nkyalira Walumbe Ettanda EP10: Ekiro Eky'Entiisa

Luganda Radio Podcast por Martin Muganzi

Notas del episodio

Nga bamaze okulengera olukalu basuubira nti binaaba byangu, naye nga bwebagamba nti obwato bufa magoba, misana okufuuka kazigizigi n'ekibuyaga gyebyaava ku nnyanja eyali eradde tewali yamanyaayo. Otemya nokuzibula nga eryaato lyafuuse dda kyaato.