Bazibumbira Episode 12: Omusango: Okubonaabona Si Kufa Part2
Luganda Radio Podcast por Martin Muganzi
Notas del episodio
Ate Bazibumbira waayita mmeka nga kaddulubaale tamusudde mu ntata?, Wuuyo mu nkomyo abasibe n'abaserikale bamuzeeko bamulambuzza ekkomera. Naye era olukisakisa luno lwayamba, musomesa we namusobozesa okufuluma entaana y'okunsi.